Romans 4:20-24

20 aTeyabuusabuusa kisuubizo kya Katonda mu butakkiriza, naye yaweebwa amaanyi lwa kukkiriza; n’agulumiza Katonda. 21 bYakakasiza ddala nti Katonda kye yasuubiza asobola okukituukiriza, 22 cera bwe kityo ne kimubalirwa okuba obutuukirivu. 23Naye tekyawandiikibwa ku lulwe yekka nti, “Kyamubalirwa okuba obutuukirivu;” 24 dnaye era naffe, abakkiririza mu oyo eyazuukiza Yesu Mukama waffe mu bafu.
Copyright information for LugEEEE